General

OBUBAKA BW'EKIBIINA KYA BUGANDA YIYO BUGANDA YANGE OBWA EID EL-FITR

Mar 20, 2026 Official Media 1 Views
OBUBAKA BW'EKIBIINA KYA BUGANDA YIYO BUGANDA YANGE OBWA EID EL-FITR
EID EL-FITR eno ebeera akabonero k’OBUMU n’OKWAGALA wakati waffe ffena. Nga bwe tukkiriza nti ffenna tuli bantu ba Ssaabasajja Kabaka era Obuganda bwaffe bwe g'emaanyi gaffe, tusaba nga nti wadde ekisibo kiweddeko tunyweza mwoyo gw'Obumu ekiseera kyon a nga tulubirira okuzimba eggwanga lyaffe BUGANDA. Allah abaweereze emikisa, emirembe, n’obumu obutasattululwa nga bwe gubadde mu kiseera ky'ekisibo." Tubagaliza essanyu mwenna. Ssaabasajja Kabaka Awangaale.
Share:

Comments (0)

No comments yet. Be the first to share your thoughts!

Leave a Comment