Obadde Okimanyi Nti Bendera Ya Ssekabaka Chwa Ii Yali Ya 💙 Ate Muteesa Ii Ya ♥️ "gaziya Okumanya Kwo

34 VIEWS

Mu Buganda okuva ku mulembe gwa Ssekabaka Muteesa I, Kabaka bwatuula ku Nnamulondo afuna BENDERA ye nga Kabaka nga ojjeko eya Buganda. BENDERA eno buli Nnyinimu wasiima okulabika eri Obuganda ku mikolo emikulu ke Kabonero abantu be katulaba ne tumanyi nti Empologoma esiimye.

Comments (0)
Join Us

Support Buganda YIYO Buganda YANGE today.

BECOME A MEMBER VISIT SHOP