Bibino Byobadde Tomanyi Ku Ssaza Lya Ssaabasajja Kabaka Eryo Ku Mutimbagano (byby)

28 VIEWS

πŸŽ‰#BYBYAt4🎊

Nga 1 Mukulukusabitungotungo 2022, ekibiina kya Buganda Yiyo Buganda Yange kyazaalibwa okuva mu kitiibwa, obuvunanyizibwa n'okwewayo mu kukuuma obuwangwa n’okwolesebwa kwaffe obutiribiri.

​Okuva lwe kyatondobwawo, Buganda Yiyo Buganda Yange kiyimiridde nga empagi y'OBUMU, ENDAGABUWANGWA, era enkkulakulana eyawamu eri abantu ba Ssaabasajja Kabaka okwetooloola ensi yonna.

Nga tuweeza emyaka 4, tubayita mujje tujjaguze obuwanguzi buno; kubanga wadde okusomozebwa wekkuli, ekibiina kino kikyayimiridde okuweereza Ssaabasajja Kabaka awatali kutya.

#BugandaYiyo_BugandaYange

Comments (0)
Join Us

Support Buganda YIYO Buganda YANGE today.

BECOME A MEMBER VISIT SHOP