Amyuka Omukubiriza
Mumbejja Ndagire Christine
Omumbejja Ndagire Christine mukkakkamu, mukozi, era muweereza wa Kabaka omumalirivu era omunyiikivu mu kibiina kya Buganda Yiyo Buganda Yange.
Ebimukwatako : Mukyala Muganda asibuka mu lulyo lwa Ssekabaka Kateregga era nzaalwa y’omu Ssaza ly'e Kyaddondo.
Okusoma n’Obukulembeze: Musomi w'amateeka ku Kampala International University KIU. Ku KIU ye Omuwandisi wa Nkobazambogo mu University, era ye Ssabawandisi wa Buganda Nkobazambogo mu ggwanga lyonna.